enfumba empya · bata oba bulu bandi ekijiiko 1 • egyi 1 • omunyo n’ebinzali . wata obumonde...

6
44 45 Okufumba ebyenyanja EBYENYANJA NGA MULIMU AMAJAANI ENFUMBA EMPYA + + 4 4 4 AU 4 4 + 3 Salt MUNYO 0 15 30 45 30 5 10 20 25 35 40 50 55 EBYETAGISA N’EBIRUNGU EBIMALA ABANTU 4 Ebyenyanja ebifi 4 Amajani ebijiiko 4 Omukyere ebijiiko 4 Butto ebijiiko 3 Sukali ebijiiko 4 Omunyo EBY’OKUKOZESA Amanda embatu 4 Esigiri nga eliko akatimba Teeka ekijiiko kimu mu sefuliya okuziyiza emmere oku kwatiramu. Tekamu omukyere, sukali n’amajaani. Teekako akatimba kungulu oteekeko ebyenyanja nga otadeko butto kungulu. Bikako n’ekisanikira oteeke ku sigiri nga ekutte okutuusa bwolaba omukka. Leka omuliro gu kendere naye esefuliya gireke ku sigiri okumala edakiika nga 8 okutuuka ku dakiika 10 okutuusa nga ebyenyanja biyidde. Gabula n’omukyere n’enva endiirwa awamu n’emmere endala nga; spinichi, kawo, kalati, kabegi, lumonde oba obumonde, muwogo oba amatooke.

Upload: others

Post on 13-May-2020

2 views

Category:

Documents


0 download

TRANSCRIPT

Page 1: ENFUMBA EMPYA · Bata oba bulu bandi ekijiiko 1 • Egyi 1 • Omunyo n’ebinzali . Wata obumonde obufumbe n’ebikoola by’ensujju. Kasooli, kawo awamu ne’nva . endiirwa okutuusa

44 45

Okufumba ebyenyanja

EBYENYANJA NGA MULIMU AMAJAANI

ENFUMBA EMPYA

+

+

4

4

4

AU

4

4

+

3

SaltMUNYO

0

1545

510

202535

40

5055

0

15

30

45

30

510

202535

40

5055

EBYETAGISA N’EBIRUNGU EBIMALA ABANTU 4• Ebyenyanja ebifi 4 • Amajani ebijiiko 4 • Omukyere ebijiiko 4 • Butto ebijiiko 3 • Sukali ebijiiko 4 • Omunyo

EBY’OKUKOZESA• Amanda embatu 4• Esigiri nga eliko

akatimba

Teeka ekijiiko kimu mu sefuliya okuziyiza emmere oku kwatiramu.

Tekamu omukyere, sukali n’amajaani.

Teekako akatimba kungulu oteekeko ebyenyanja nga otadeko butto kungulu.

Bikako n’ekisanikira oteeke ku sigiri nga ekutte okutuusa bwolaba omukka.

Leka omuliro gu kendere naye esefuliya gireke ku sigiri okumala edakiika nga 8 okutuuka ku dakiika 10 okutuusa nga ebyenyanja biyidde.

Gabula n’omukyere n’enva endiirwa awamu n’emmere endala nga; spinichi, kawo, kalati, kabegi, lumonde oba obumonde, muwogo oba amatooke.

Page 2: ENFUMBA EMPYA · Bata oba bulu bandi ekijiiko 1 • Egyi 1 • Omunyo n’ebinzali . Wata obumonde obufumbe n’ebikoola by’ensujju. Kasooli, kawo awamu ne’nva . endiirwa okutuusa

46 47

Okufumba ebyenyanja

KABABU W’EBYENYANJA

ENFUMBA EMPYA

12

3

30

9

6

12

457

8

1011

EBYETAGISA N’EBIRUNGU EBIMALA ABANTU 4• Ebyenyanja ebifi 4 • Kakati enene 1 • Enyanya enene 2 • Obuti bwa kebabu 4 • Eniimu enkamule 1 • Enansi ebifi 6 (oyinza

okujikozesa oba obutajikozesa)

• Butto ebijiiko 4 • Kamulaki omunene 1 • omunyo n’ebinzali • Katungulu chumu

obuganda 2

EBYOKUKOZESA• Amanda embatu 4• Esigiri n’akatima

Tabula ebirungo; sekula katungulu chumu omutabule ne niimu enkamule ne butto mu kibakuli. Ggatamu ebyenyanja nga obisazu mu bitundu e’byensonda nya, ka-mulali mugyemu ensigo omusalesale mu butondu nga bulina ensonda nya awamu ne nanansi (oyinza okujigatamu oba obuta jigatamu). Sanikirako obireke okumala essawa 1.

Kuma esigiri nga kuliko omuliro mutono.

Ebifi bigyemu ebirungo obireke byokka. Ebifi biteeke ku buti bwa kebab mu ngeri yonna gyoba osiimye okutuusa nga ebifi bijideko.

Kebab ziteeke ku sigiri okalirire okumala edakika ntonotono nga okyusa omudiringanywa.

Kebab zimamirireko ebirungo; Gabula n’akawunga n’enva endiirwa awamu n’emmere endala.

3

2

++

6

2

4

4

+

+

++

4

PepperSaltMUNYO COMLALI

Page 3: ENFUMBA EMPYA · Bata oba bulu bandi ekijiiko 1 • Egyi 1 • Omunyo n’ebinzali . Wata obumonde obufumbe n’ebikoola by’ensujju. Kasooli, kawo awamu ne’nva . endiirwa okutuusa

48 49

Okufumba ebyenyanja

EBYENYANJA NGA BIRI MU KAGAATI KA MWANA AKAABA

ENFUMBA EMPYA

Salt

MU

NYO

EBYETAGISA N’EBIRUNGU EBIMALA ABANTU 4• Ekyenyanja ekifumbe oba

ekitokose mu mazzi 1 (laba olupapula 17)

• Enyanya enene 2 • Egyi 1 • Kamulali 1 • Kalati 1 • Ebinzaali ekijiiko • Ovakedo 2 • Omugati omusale ebitundu

2 nga ogunyise mu kitundu ekye kikopo kya mata

• Entungo ebijiiko 4 • Omugati nga musalesale

siyaisi 8 • Engano ekikopo ½ • Eniimu enkamule 1 • Omunyo n’ebinzaali

Fumba ebyenyanja, bijeko eddiba ojjemu n’amagumba (laba olupapula 13); ssotta emiwula.

Ggata emiwula n’enyanya nga ozisaze obutundu obulina ensonda nya, kuba egyi, kamulali omu kalakate, kalati omukalakate, ebinzali, emigaati ebiri emisale nga ojinyise mu kitundu kye’kikopo kya mata.

Toola ebijiiko ebijudde obulungi eby’omugoyo guno obiteeke mungalo zo ozikolemu obupiira. Bunyige omamirireko engano n’entungo.

Fulampeni jiteeke ku sigiri ebugume era oteeko butto naye achamuke. Omugoyo guteeke mu fulampeni; kozesa ekijiiko ekibyabyatavu okukyusa okutuusa bwe bijja. (burger)

Joya ovakedo. Ggatamu omunyo, eniimu enkamule, ebijiiko 2 ebya butto obitabule.

Omugaati gusalemu wakati era otekeko enyanya gy’osazemu, ne burger, yiwamu ekijiiko kya ovakedo, teekako enyanya endala ensile olyoke oteekeko omugati kungulu.

2

++

+ +

+ + +

+ +

MILK

2

4 2

½

2

PepperSaltMUNYO COMLALI

Page 4: ENFUMBA EMPYA · Bata oba bulu bandi ekijiiko 1 • Egyi 1 • Omunyo n’ebinzali . Wata obumonde obufumbe n’ebikoola by’ensujju. Kasooli, kawo awamu ne’nva . endiirwa okutuusa

50 51

Okufumba ebyenyanja

KEKE Z’EBYENYANJA NGA ZIRIMU OBUMONDE

ENFUMBA EMPYA

0

15

30

45

30

510

202535

40

5055

EBYETAGISA N’EBIRUNGU EBIMALA ABANTU 4• Ebyenyanja ebifumbe

mu mazzi 2 steamed fish fillets (laba olupapula 17) oba ebitundu ebye byenyanja ebiffissewo.

• Ebikoola by’ensujju 4 • Eniimu enkamule 1 • Kasooli omubusi 1 • Obumonde obunene 5 • Kawo omubissi

ekikopo1 • Bata oba bulu bandi

ekijiiko 1 • Egyi 1 • Omunyo n’ebinzali

Wata obumonde obufumbe n’ebikoola by’ensujju. Kasooli, kawo awamu ne’nva endiirwa okutuusa nga biyidde.

Funa ekibakuli ekinene, oteekemu enva ediirwa n’emmere endala yonna awamu n’egyi, eniimu enkamule ne bata. Ssotta obumonde nga bwo bugoya okufuna ekintabuli.

Sotta ebyenyanja obigatte n’ebirungo ebirala byonna.

Sala ebyenyanja mu butundu ebyenjawulo.

Bileke bikale okumala edakiika 10. Bigabule nga bibuguma era womerwa.

3

+

+ +

+

+

5

2 4

PepperSaltMUNYO COMLALI

Page 5: ENFUMBA EMPYA · Bata oba bulu bandi ekijiiko 1 • Egyi 1 • Omunyo n’ebinzali . Wata obumonde obufumbe n’ebikoola by’ensujju. Kasooli, kawo awamu ne’nva . endiirwa okutuusa

52 53

Okufumba ebyenyanja

EBYENYANJA EBY’OLULAGALA

ENFUMBA EMPYA

0

15

30

45

30

510

202535

40

5055

45

3540

50

EBYETAGISA N’EBIRUNGU EBIMALA ABANTU 4• Ebyenyanja ebifumbe ebifi 2 • Ekinazzi nga kisekule 1 • Ebinzali ekijiiko 1 • Ebinyebwa (cashew nuts)

ebisekule ekijiiko 1 • Butto ekijiiko 1 • Katungulu chumu nga

musekule obuganda 3 • Elyanda nga lyaka 1 • Olulagala olunene1 • Obutungulu 2 • Entagawuzi ebitundutundu

½• Amaggi 2 • Omunyo n’ebinzali • Omukyere omufumbe

ebikopo 4 • Obuti obwo kusokola

amanyo 8

Teeka amanda agaliko omuliro mu butto munda mu sefuliya, obikeko mangu n’omukyere akawowo ak’omukka okusobola oku kakuuma.

Siika obutungulu, katungulu chumu n’entangawuzi mu sefuliya ne butto. Ggata mu ebinzali, omunyo ne kamulali n’ebyenyanja obutungulu obitabule bulungi.

Jako ku muliro, tabula mu amaggi n’ebinyebwa, ggatamu amata ag’ebinazi nga otabula mpola okukola ekintabuli nga si kikwafu nyo.

Sala olulagala mu bitundu 8 ebyegasa, siiga ko butto.

Gabanyamu kyenkanyi ku bulagala 8 obuzinge emabali wabwo obutunge n’obuti obusokola amanyo.

Buteeke ku muliro okumala edakika 10 min mu sefuliya elina entobo enene era amanda gabyemu mu mukyere.

Okugabula, omukyere guteeke ku lulagala okubissi era obutu obuteeke kungulu.

2

+

+ +

+

+

+

+

++

2

3

2

1/2

4

8

3

PepperSaltMUNYO COMLALI

Page 6: ENFUMBA EMPYA · Bata oba bulu bandi ekijiiko 1 • Egyi 1 • Omunyo n’ebinzali . Wata obumonde obufumbe n’ebikoola by’ensujju. Kasooli, kawo awamu ne’nva . endiirwa okutuusa

54 55

Okufumba ebyenyanja

EBYENYANJA NGA BIRI MU SUPU W’ENYANYA NE SIPINICHI

ENFUMBA EMPYA

0

15

30

45

30

510

202535

40

5055

Ebyenyanja bijeeko ebigalagamba, obyoze bulungi era obisale mu bintu bwe biba tebijaamu mu sefuliya yo;

Mu sefuliya erina entobo enterevu, bugumya butto akutusa nga ayidde olyoke oggatemu obutungulu ne katungulu chumu. Bisiike okutuusa nga bifunye langi eya zaabu;

Ggatamu enyanya, ne sipinachi ne coriander by’osazesaze. Ggatamu amata okutuusa ngaspinichi agonze. Esefuyila jije ku muliro.

Teeka butto mu sefuliya nga ommuttanyiza bulungi, tegekamu ebyenyanja bulungi. Ekintabuli ky’ebirungo byenyanya kiyiwe kungulu kw’ebyenyanja. Bikako ofumbe okumala edakiika 30 ku muliro mutono;

Ekintabuli ky’ebirungo by’enyanya ne sipinichi biyiwe ku byenyanja, ggatamu omunyo n’ebinzaali okuwoomesa era okamulireko eniimu;

EBYETAGISA N’EBIRUNGU EBIMALA ABANTU 4• Ebyenyanja ebye

kigero 4 • Enyanya enene 6 • Akaganda ka sipinichi • Katungulu chumu 2 • Eniimu enkamule 1• Butto ebijiiko 4 • Obutungulu 3 • Coriander 1• Amata ekikopo ½ • Omunyo n’obunzaali

EBYETAGISA N’EBIRUNGU EBIMALA ABANTU 4• Ebyenyanja ebye

kigero 4 • Enyanya enene 6 • Akaganda ka sipinichi • Katungulu chumu 2 • Eniimu enkamule 1• Butto ebijiiko 4 • Obutungulu 3 • Coriander 1• Amata ekikopo ½ • Omunyo n’obunzaali

Gabula n’omukyere, akawunga, omugaati, chapapti, obumonde oba lumonde, muwogo oba amatooke.

3

+

+

+

+ +

+

4

½

2

4 3

6

PepperSaltMUNYO COMLALI